ENGUUDO Z’E CONGO: Aba FDC bakwatiddwa lwa kwekalakaasa
Poliisi ekutte banna-FDC 5 okuva mu Kampala. Abakwate babade babadde batwala okwemulugunya eri sipikka wa Palamenti ku kiteeso kya gavumenti eky’okuzimba enguudo z’omu Congo. ABakwatiddwa be ba Dr. Stellah Nyanzi, Harold Kaija, Habib Buwebo n’abalala. Poliisi egamba nti abakulu bano babadde bakubye olukung’aana olumenya amateeka