ENGUUDO E KAYUNGA NE TORORO: Abaayo bajjukizza abakulu okuzikolako
Abantu abawangalira ku mwaalo gwe Kawoongo mu distulikiti y’e Kayunga bawanjagidde gavumenti okukola enguundo ezisangibwa ku mwalo gunno kisobozese okubayambako mu kutambuuza eby’amaguzi byaabwe. Bano bagamba nti mu kalulu akagwa, gavumenti yasuubuza nga bwegenda okukola enguundo zinno kyokka nga naguno gwaka tebalabanga yo kabonero konna. Kyokka Ssentebe wa disitulikiti eno agamba nti enteekateeka z'okukola enguudo zino zaawedde dda ng'essaawa yonna zitandika okukolebwa