EMPAKA ZA VOLLEYBALL: 18 beebayunguddwa okwetegekera eza Africa
Shillah Omuriwe atendeka ttimu y’eggwanga eya Volleyball amalirizza okusengeka abazannyi 18 abagenda okutendekebwa bmu kwetegekera empaka z’ekikopo kya Africa ez’okubeerawo mu mwezi gw’omwenda, omwaka guno. Omuriwe era ayanjuddwa nga omutendesi wa ttimu y’eggwanga ey’abasajja mu butongole