Empaka za CHAN, Ttiimu y’abazannyi 25 y’erangiridde omutendesi wa Cranes
Abatendesi ba ttiimu y'eggwanga eya, Uganda Cranes balangiridde ttiimu esembayo eya bazannyi abagenda okukozesebwa mu mpaka za Africa Nations Championship, CHAN ezibindabinda.Empaka zino Uganda y'akuzitegeka nga eyambibwako Kenya wamu ne Tanzania.