EMPAKA Z’AMASOMERO GA SINIYA: Mu kubaka Uganda ekyeriisa nkuuli
Empaka z’ebitongole ebikuuma ddembe oba ziyite Interforces Games ziguddewo olwaleero e Bombo n’emisinde. Abaddusi ab’amannya okuli kyampiyoni w’ensi yonna mu 2019 Halima Nakaayi ne munne Winnie Nanyondo ab’ekitongole ekyebyomunsiko ki Uganda Wild Life Authority be bamu ku bazetabyemu. Bano batubuulidde omugaso gw’empaka zino. Emizannyo emirala egisoba mu kkumi gyakuzannyibwa ku Queen Elizabeth National Park e Kaseese.