Emivuyo mu kamyufu, mu bitundu bya Kampala ebimu okulonda kuyiise
Okulonda kwa NRM mu bitundu ebisinga mu Kampala kumaamiddwa emivuyo era ewawelako kuyiise nga waliwo n’ekitundu lijesita ebademu amannya g’abalonzi ettwaliddwa.Waliwo n'omu ku besimbyewo awumiziddwa agakonde era avuddewo atonnya musaayi.