EMIVUYO KU TTAKA: Ab’e Nakaseke baagala Museveni akome ku b’akakiiko ke
Abatuuze ku byalo bibiri okuli ekye Natigi ne Ngando mu ggombolola ye Ngoma mu disitulikiti ye Nakaseke baagala omukulembeze w'eggwanga akome ku b'akakakiiko keyassaawo ku nsonga z'ettaka n'obutonde bwe'ensi ka Presidential Special Task Force on Land Matters and Environment Bano balumiriza akakiiko kano okwekobaana n'abantu abaagala okubagobagayna ku ttaka kwebawangaalidde ebbanga.