Embalirira ya 2021/22 esomeddwa olwaleero ya buwumbi 44.7
Embalirira y'omwaka 2021/2022 esomeddwa olwaleero ng'eno esuubirwa okuyamba bannayuganda okweggya mu bwavu. Embalirira eno ya buwumbi emitwalo ena mu enkumi nnya mu lusanvu era ng'esomeddwa omubaka wa Ntenjeru North Amos Lugoloobi ku lw'Omukulembez w'eggwanga.