EKIRWADDE KYA KAWULULA (ANTHRAX): Disitulikiti y’e Kyotera eteereddwako kalantini
Ab'obuyinza mu district ye Kyotera bataddde kalantini ku kutambuza saako n'okubaaga ebisolo mu district yonna nga kino kivudde ku bulwadde bwa Anthrax oba obumanyiddwa nga Kawulula Kino kikoleddwa okulaba nga ekirwadde kino tekisaasaanyizibwa mu bitundu birala.Abantu 18 beebakafa mu kitundu kino.