EKIRWADDE KYA EBOLA: Biibino ebikwata ku kika ekiyitibwa Sudan
Mu kwagala okumanya ebikwata ki kika kyekirwadde kya Ebola kino ki Sudan Strain ekirumbye eggwanga, twogedde ne Pulofeesa Pontiano Kareebu omu ku bakugu mu ggwanga abanoonyereza ku ndwadde ekika kino, era nga bamaze dda nokusindika abakugu mu distulikiti ye Mubende okwongera okunoonyereza ku nsonga eno.