EKIRWADDE KI COVID-19: Enkya akakiiko kakwasa Museveni alipoota
Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Museveni olunaku lw’enkya wakusisinkana akakiiko ak’enjawulo akaatekebwawo okulwanyisa COVID-19, okumukwasa alipoota eraga embeera ya Covid nga eggwanga lyetegekera okuva ku muggalo. Ssaabaminisita Robina Nabbanja yasuubirwa okwanja alipoota eno.