EDDWALIRO LY’E KYENJOJO: Abaana abalwadde kwasakko beraliikirizza abasawo
Abakulu mu ddwaliro lye Kyenjojo beeralikiirivu nenamba y'abaana abongera okufuna ekirwadde kya Kwwashako , nga kiva ku ndya embi. Bano batubuulidde nti mu kiseera kino balina abaana mu ddwaliro abasoba mu makumi ataano, bebalina okubudaabuda n'ebyokulya, nga kwebatadde n'okugenda mu byalo okusomesa abazadde ku mbeera eno