EBYOKWERINDA E KKIINGO: Abaayo baliko byebasabye poliisi
Abatuuze mu Ggombolola ye Kkingo mu distulikiti ye Lwengo basabye poliisi ekwatagane nabo bulungi okusobola okulwanyisa obumenyi bw’amatteeka. Gyebuvuddeko abantu babiri battibwa mu kitundu kino, wabula nga abatuuze bemulugunya nti abamu ku bakwatibwa tebaali mu butemu obwo