EBY’OMUYIZI ’EYEETUGA’: Kitaawe simumativu, ayagala okunoonyereza okwenjawulo
Philip Mugerwa nga ye Taata w'omugenzi Josephine Namuli eyali omuyizi ku ssomero lya Wanyange girls eyafa kubigambibwa nti yali yeetugidde mu kisulo agamba nti ayagala bwenkanya .Ono nga ayogeddeko eri bannamawulire olwaleero atankana enfa ya muwalawe .