EBBULA LY’OMUSAAYI : Mu Bugisu ogukung’aanyizibwa mutono ku bwetaavu obuliwo
Abakulembeze b'abavubuka muggwanga balowooza nti gavumenti yeesuuliddeyo gwannagamba ku nsonga z'abavubuka nga yatuuse n'obutafaayo kukuza lunaku lw'abwe mu nsi yonna olwaliyo nga 13 omwezi guno Kyokka okusinziira ku Minisita w'ekikula ky'abantu Betty Amongi, gavumenti yaakerewamu okukuza olunaku luno olwakatuubagiro k'ebyensimbi wabula nga lwakukuzibwa nga 26 omwezi guno.