BOBI WINE: Abaserikale bamaze nebava ewuwe
Kyaddaaki abaserikale bamaze nebabulira amaka g'akulira NUP, Robert Kyagulanyi Ssentamu webabade bamaze ennaku ebiri. Bano babade batangira Kyagulanyi kugenda mu disitulikiti y'e Kayunga kyoka nga Kyagulanyi abasekeredde nti ensigo gyeyasiga gyayise eyabbanayuganda okwenunula yaloka dda mu bantu