AKABENJE E BUSIA: Taata n’omwana bafiiridddewo
Abantu babili enzalwa ye kenya bebafiridewo mbulaga nabalala basatu nebatwalibwa mu dwaliro nga bali bubi oluvannyuma lwa motoka gye babade batambuliramu okutomeragana ne tulera kulugudo oluva e Bugiri okudda e Malaba. Abafunye akabenje babadde bava mu famile emu.