Abamu ku bawala abaakukusibwa e Ssese kati baamaanyira okwetunda, abalala bali mu bbaala
Mu mboozi yaffe esembayo, ey’abawala abakukusibwa ne batwalibwa mu bizinga by’e Ssese, tuzze n'abalala wabula nga bbo banjawulo kube tuzze tulaba, bo bwe baatuukayo emirimu gy’okukola mu bbaala n’okwetunda bagisikalako era nga ne mu kiseera kino gye bakyakakkalabya. PATRICK SSENYONDO k’atumalireyo emboozi eno.