ABAANA ABATEMBEEYA KU NGUUDO : Gavumenti erabudde abazadde ababasindiika
Minisita avunaanyizibwa ku byenjigiliza ebya wagulu Chrysestom Muyingo ategezeeza nga gavumenti bweja okukozesa omukono ogwekyuma ku bazaade abatuma abaana okutembeya ebintu ku nguddo singa tebakyikomya mu kiseera kino nga amasomero gaguddewo.Ono okwogera bino abadde ku mukolo gwokufulumya ebigezo byabasoma obwa bbanannsi , abalindiridde okuttikirwa dipuloma ne satifikeeti .