14 BAFIIRIDDE MU BUBENJE: 9 bafiiridde mu k’e Bukomansimbi, 5 bafiiridde mu k’e Masindi
Obubenje bwemotoka dekabusa bugudde e Bukomansimbi ne Masindi nga bufulidemu abantu 14. Akabenje akagudde e Bukomansimbi ku luguudo olugenda e Ssembabule kafiridemu abantu 9 so nga ak’eMasindi kafiridemu abantu 5.