Rebecca Kadaga asunsuddwa ku ky’omubaka omukyala owa Kamuli
Rebecca Kadaga asunsuddwa ku ky’omubaka omukyala owa KamuliOmubaka omukyala owa Kamuli era akulira abakyala ku lukiiko olufuzi olwa NRM oba CEC Rebecca Alitwala Kadaga asekeredde abamuvugunya ku kifo ky'olukiiko olufuzi olwa NRM nti wali era talina gyalaga. Kadaga okwogera bino abadde azze okusunsulwa akakiiko k’ebyokulonda aka NRM ku kifo ky'omubaka omukyala owa Kamuli.Bannakibiina 1910 webuzibidde olwaleero nga bebakasunsulwa.