OKULUNDA EBYENNYANJA: Waliwo enteekateeka y’okuyamba abomu mambuka
Abalunzi n'abali mu mulimu gw'okwaluza ebyennyanja mu mambuka g'egwanga bakwongerwamu amaanyi mu nteekateeka ewomeddwamu omutwe ab'ekitongole ki National Agriculatural Research Organization nga kiri wamu n'omukago ga Bulaaya.