“MUBAWE OBWENKANYA”: Vicar Gen. we Mitala Maria awabudde gav’t ku basibe
Vicar General we Mitala Maria Fr. Denis Kizito Ssebugwawo Asabye Gavumenti erowooze ku ky'okuyimbula abantu abaakwatibwa ku nsonga z'eby'obufuzi batwalibwe mu mbuga z'amateeka okuwozesebwa okufuna obwenkanya Ono okwogera bino asinzidde Bulenga gyakulemberedde missa y'okumalako omwaka gwa 2022 eyindidde ku woteeri ya Das Berliner ... Amyuka Sentenbe ye Wakiso Bettina Nantege asabye Gavumenti okuvaayo ku nsonga y'ekiwambabantu.