EMPAKA Z’ENSAMBAGGERE :Munnayuganda mbata akubye munnakkenya
Munayuganda Hausi Mbata awangudde muna Kenya Okello mu lulwana lwa rounds etaano oluyindidde ku Agip Motel mu kiro ekikeesezza olw’aleero e Mbarara. Mbata bw’atyo aweereddwa omusipi gwa intercontinetal belt era n’atenderezebwa nnyo olw’okukulaakulanya omuzannyo gw’ensambaggere mu bitundu bya Ankole. Kuno bamuteereddeko n’ensimbi akakadde kamu nga akasiimo olw’okuwangula omusipi.