OMUTI ‘SSESE’: Abagendayo balina okwekuuma ebintu ebiwerako
Mu kitundu kyaffe eky’okubiri eky’obulombolombo, ennono n’emizizo bye wandisaanidde okumanyako nga onoogenda mu bizinga by’e Ssese, tukutuusako emiti egy’enjawulo gy’osaanidde okumanyako nga onoogenda e Ssese. Kuno kuliko omuti oguyitibwa “OMUTI SSESE” ogugambibwa okuba nga gwe gufuga ebizinga byonna 84 ebikola Ssese. PATRICK SSENYONDO kaabituwe.