Omupiira Gw’amasomero: St. Noa Girls ewangudde eky’abawala
Mu mpaka z’omupiira gw’ebika by’Abaganda, ab’ekika ky’Omutima Omuyanja n’Olugave teri alengedde katimba ka munne mu gumu ku mipiira egyiguddewo laawundi ya ttiimu 32 ku kisaawe kya Kibuli Secondary School olwaleero. Bano baakuddingana ku Lwokuna lwa wiiki eno e Wakissha .