OKUNYWEZA AMAKA: Waliwo abalabudde ku nkozesa y’amasimu
Okwemalira ennyo ku masimu kinokoddawo ng'ebimu ku bivuddeko amaka okusasika era ng'abantu balabuddwa okugendereza Minisitule evunaanyizibwa ku kikula ky'abantu egamba nti eriko amateeka g'ekolako okulaba ng'enyweza amaka n'okumalawo okusomoozebwa okwenjawulo Uganda leero lwe yegasse ku nsi yonna okukuza olunaku lw'amaka .