OKUNOONYEREZA KU BUTUJJU: NUP ne FDC ziriko by’ezisabye gavumenti okukola
Bannakibiina ki NUP Bakubye ebituli mu bukugu bwa Poliisi okunonyereza ku bikolwa eby'obutujju ebyazzeemu okubalukawo mu Ggwanga. Joel Ssenyonyi ayogerera NUP agamba poliisi terina nsimbi zimala kukola kunonyereza okumala ku bikolwa bya butujju.