OBUBAKA BW’EKISIIBO: Sheikh Kiti ayogedde ku battakkirizibwa kusiiba
Okusiiba omwezi guno ogwa Ramathan kukakata ku buli musiraamu yenna okusinziira ku njigiriza y’obusiraamu, naye obaide okimanyi waliwo n.abo abatakkirizibwa. Olwa leero tuli ne sheikh kiti Okutulambululira ku nsonga eno.