KITALO EKYA BMK! :Nnyini Hotel Africana afudde kkansa
Omusuubuzi omututumufu mu ggwanga Bulaim Muwanga Kibirige oba BMK afudde.Ono Afiiridde mu ggwanga lya Kenya gyeyabadde atwaliddwa okujjanjabibwa era nga ekirwadde kya kkansa kyekimusse. Ono afiiridde ku myaka 68.