HAMZA MWEBE :Kkooti emwejjeerezza ku bya Kirumira, azzeemu nakwatibwa
Kkooti enkulu mu Kampala etadde omu ku basajja ababiri ababadde bavunaanibwa ku misango gy’okutta eyali omuserikale wa Poliisi Muhamad Kirumira Nemukwano gwe Resty Nalinya Mbabazi.Hamza Mwebe eyakwatibwa mu 2018 yaateereddwa kkooti.