YIGA OKUYIIYA: Bitijuma Najjemba afuna mu kutabula langi
Ate katukuleetedde omukyala Bitijumah Najjemba eyakuguka ku tabula langi y’emmotoka - ono yali musomesa nábuddukamu olw’ensimbi ye zaagamba ezaali entono. Ku myaka 12 gyamaze mu mulimu guno agamba byafunye birabibwako ate nebyayize bingi.