Ssentebe w'e Kayunga alayiziddwa
Ssentebe wa Kayunga Andrew Muwonge alayiziddwa mu kano y’olwaleero wakati mu by’okwerinda eby’amanyi. Abamu ku bakansala ono oluyingidde nebafuluma kanso. Batubuulide nti babadde tebasobola kugumikiriza kulaba bigenda mu maaso kubanga bbo tebakkiriza kuwangula kwe.