OBUMENYI BW'AMATEEKA E KAYUNGA :RDC alagidde abatuuze okugula ebiso okwetaasa
RDC w’e Kigozi Ssempala Kayunga awezze nga bwagenda okufaafagana n’abamenyi b’amateeka mu Kayunga. Wadde abatuuze amagezi okugula ebiso eby’okwetaasa singa balumbibwa bakyala kimpadde. Kino kidiridde abantu abatannaba kutegeerekeka bwebaalumba omusajja n’abumumaka ge nebabakuba kko n’okusaawa emmere yabwe.