OBUBBI E MATUGGA -WAKISO: Abavubuka babiri bakwatiddwa
Poliisi y’e Matugga eriko abavubuuka babiri bekutte nga bano kigambibwa nti babadde bamenya ennyumba z'abatuuze mu kitundu kino.
Okukwatibwa waliwo omutuuze gwebaayingiridde naddukira ku poliisi era netandikirawo omuyiggo