Mu yiiga okuyiiya katulabe obukulu bwa yinsuwa mu bizinesi entono
Yinsuwa y’enkola y’okutereka nga wetegekera ebigwa bitalaze Bwekituuka ku business singa ofuna obuzibu oyambibwa obutadda ku zero.
Wabula abantu bangi bakyagyepena olw’ensonga ez’enjawulo Twogeddeko n’omukugu mu yinsuwa kungeri omuntu gyayinza okwetanira yinsuwa naddala abali mu business entonotono