ENSI KULABA: Akatulututtu kafuuka ekizimba
Mu Nsi kulaba leero ogenda kulaba Pius Ssebugwawo ow’emyaka 20 omutuuze w’e Gganda, mu Wakiso amu Wakiso yafuna akantu akatandika nga akatulututu wabula kati kamulwa ettama lyonna.
Abasawo baamusaba 5m alongoosebwe naye tazirina