Ekibanda ky'embawo ky'akutte omuliro e Kabale
Abasuubuzi b’e Mbaawo e Mundeba mu munisipaali y’e Kabale baguddemu ekikangabwa emisana galeero omuliro bwegukutte embaawo zaabwe.
Ebintu bya bukadde obusoba mu 80 byonna bitokomose - ekirungi tewali muntu yenna alumiziddwa mu muliro guno.