BABIRI BASIMATUSSE : Omuserikale abakubye amasasi e Kawanda -Wakiso
Waliwo omusirikale wa polisi abade akola ogw’okukuuma ekifo awakebererwa emotoka ki SgS e Watuba akubye abantu babiri amasasi agabalumiza nebadusibwa mu dwaliro. Ono okuva mu mbeera kidiridde omuwala abadde amutwalidde kyayi kumakya okukuba enduulu nga bwabadde agezaako okumusobyako. Kati ababadde bazze okuduukirira kwekubakuba amasasi.