ANI AYAMBA: Omukazi atubidde n'omwana eyagongobala
E Kabale - katabi mu Ntebe gyetusisinknaye omukyala ali mu nnaku n’omwana we eyagongobala kati emyaka 18.
Omukyala asobeddwa kubanga talina kyaliisa mwana ono nga n’emunyumba mwali bamugoba oluvanyuma lw’emyaka 3 nga abanjibwa.