Amalwaliro 4 e Buyende n'e Kamuli gaakusumusibwa
Olwaleero mu Ensi Kulaba, katuwulire emboozi ya Muzafaru Nsobya omutuuze w’e Kazo Lugoba e Nabweru nga anyumye engeri gyeyazibamu eriiso nga wa myaka 15. Ono eriiso lyatandika nga erisaaga okukakkana nga lizimbye, agamba ekisinga okumubobya omutwe bebatuuze banne abamufuula emboozi n’okumuyisaamu amaaso.