Aba China abasangibwa nga basiima omusenyu mu Lwera bakwatiddwa
Poliisi ng'eri wamu ne NEMA bakutte bamusiga nsimbi 7 abasangiddwa nga basima omusenyu mu lutobazi lwa Lwera. Bano nga bannansi ba China bakolera kampuni eyitibwa Double Q. NEMA eboye n'ebimotoka ebisoba ku kkumi ezisangiddwako n’omusenyu gw'aba china bano.