OKUFUNA BENDERA YA NUP:Waliwo abeemulugunya nti okusunsula kutambudde kasoobo
Abamu ku beegwanyiza okwesimbawo mu kulonda kwa 2026 nga basinziira ku kaadi ya NUP batandise okulaga obwerariikirivu, olw’engeri eyakasoobo akakiiko akabansusula kwekakolera emirimu gyako.Bano bagamba nti bakyalina obukwakkulizo bwe balina okutuukiriza eri akakiiko k’ebyokulonda ak’eggwanga lyonna, kale nga bwebalwa mu kunsula okwekibiina bayinza okukosebwa.Bbo abakulira ekibiina babagumizza nti akadde konna ab’okufuna kaadi bagenda kusomebwa.