OKWONOONA OBUTONDE: Abe Busia baiikidde kampuni ya pulasika ensingo
Waliwo fakitole e Busia ekola ebintu ebyenjawulo okuva mu pulasitiika egambibwa okuba nga evaamu emazzi amakyafu nga gonoonye omugga Solo olw’ebintu bino ebirabika okuba eby’obulabe eri abantu. Kigambibwa nti omugga guno abatuuze mwebakima amazzi, kale nga kiteeka obulamu bwabwe mu katyabaga.