Okusima omusenyu mu ntobazzi:Waliwo abachina musanvu abakwatiddwa mu Lwera
Poliisi ng'eri wamu n'ekitongole ekirera obutonde bw'ensi ki NEMA bakutte bamusiga-nsimbi musanvu abasangiddwa nga basima omusenyu mu lutobazi lwa Lwera.Bano nga bannansi ba China bakolera kampuni eyitibwa Double Q.NEMA eboye n'emmotoka ezisoba ku kkumi ezisangiddwako omusenyu Gw'abachina bano.