OKUSANGIBWA N’AMAGI GA MAAYA :Owa UPDF atanziddwa obukadde butaano
Omuserikale wa UPDF alagiddwa okusasula engassi ya Bukadde butaano oluvanyuma lw’okusingisibwa omusango gw’okusangibwa n’amagi ga maaya mukaga nga talina lukusa okuva eri abavunaanyizibwa ku by’omusiko.
Mu kkooti yeemu era waliwo abatanziddwa lwakusangibwa n’amagi ga Ggoonya.