NUP edduukiridde ab’e Karamoja n’emmere
Ekibiina ki National Unity platform oba NUP kidduukiridde abantu mu bitundu bya Karamoja abafa enjala nemmere. Mu byewaddeyo mulimu ttaani z'akawunga bbiri nekitundu saakom ezebijanlaalo bbiri n'ekitundu. Mmotoka etwala ebintu bino e Karamoja esimbudde Leero