MINISITA NYAMUTORO: Abaserikale bataano bakwatiddwa lwa kumulemesa mirimu
Abaserikale ba kampuni enkuumi bataano okuva mu disitulikiti ye Rubanda bali mabega waamitayimbwa nga balangibwa kugezaako kutuusa bulabe ku minisita omubeezi ow'obugagga obw'ensibo Phinona Nyamutooro.Minisita ne tiimu ye babadde mu bugwanjuba bwa Uganda gyebali mu kulambula ebikwatagana negyebasima eby'obugagga eby'omuttaka .