JOYCE MPAGA: Asiimiddwa olw’ebyo by’akoledde eggwanga
Omugenzi Joyce Mpanga omu ku balwanirizi b'eddembe lya'abakyala , ebyenjigiriza saako n'obuweereza obutayuugayuuga eri obwaKabaka gusabiddwa ku kanisa ya St Steven e Lungujja olweggulo lwaleero. Aboogezi ab'enjawulo ono bamutendereza olw'ebirungi byakoze mu bulamu bw'ensi eno.