ESSOMERO LY’E KYEIHARA: Abasomesa batidde, lyandikuba abayizi
Tukyagenda mu maaso okulondoola embeera y'amasomero mu ggwanga naddala agali obu ennyo oluvanyuma lw'omuggalo ogumaze kumpi emyaka ebiri. Kati katutunuulire Kyeihara Primary school erisangibwa mu disitulikiti ye Sheema, nga abasomesa bali mu kutya nti lisobola okugwira abayizi.